Yesu Wa Bugembe Lyrics
- Genre:Gospel
- Year of Release:2023
Lyrics
Yesu Wa Bugembe - WILSON BUGEMBE
...
bwenavude ebulaya nayiseko mukyalo ndabe kubatuzala, omukadde wokukyalo nayimiza mmotoka yaffe nagamba vamu mwana wange, wali kaana Kato wenna osajjagudde yii mwana wange, mwatukwasa nga enaku nga muziika bazadde bamwe baana bange, ffe abakadde abokukyalo netukwata kumatama nga ensi ebafundiride, naye olabika bulungi, mwana wange ompadde essanyu munda, nawude naluvuvumo mbu olinya ennyonyi yii mwana wange, wanawudde nti ojja kwekutega wano nganina ekyama kyange,