Omwoyo We Lyrics
- Genre:Gospel
- Year of Release:2023
Lyrics
Omwoyo We - WILSON BUGEMBE
...
Omwoyo
Omwoyo
Wuuyo ayita mukibiina
N’omukono gwe oguwonya
Akutte n’ekitala mungalo
Buli mulabe we akukkakanye
Wanika emikono waggulu
Omusabe akusumulule
Batimayo te yasirika
Weyawulira nti wuuyo ayita (Omwoyo)
Omwoyo we, ali wano Kati
Muwuulira ,ali wano Kati
Omwoyo we, ali wano Kati
Muwuulira ,ali wano Kati
Batimayo te yasirika
Weyawulira nti Yesu ayita
Agasajja gamugamba asirike
Batimayo teyasirika
Nti Yesu katonda wange
Mwana wa Daudi onsasire
Yesu akola ebyewunyo
Nva wano nga nange ndaba(Omwoyo)
Omwoyo we, ali wano Kati
Muwuulira ,ali wano leero
:::::::::::::::::::::::::::::::::::::::::::::::::::
Omwoyo
Omwoyo
Wuuyo ayita mukibiina
Gwe omulwadde kwata ewakuluma
Tuwanike emikono waggulu
Omwoyo amutukuvu
Ani awulira empewo mukibiina
Omuliro atabaamu enkuba
Mpulira enkuba
Abalwadde muwona
Weeleza enkuba etunazenaze ffena(Omwoyo )
Omwoyo we, ali wano Kati
Muwuulira ,ali wano leero(wanika emikono)
Omwoyo we(waali)
Ali wano Kati
Muwuulira,ali wano leero
…………………………………………..
Omwoyo
END
LYRICS BY HAMPOET.