Enkudi Lyrics
- Genre:Others
- Year of Release:2024
Lyrics
Enkudi - LIL PAZO LUNABE MUSIC
...
yasuze azina bweyasuze mumagulu
ngeno ekiwato bwekinyumirwa omukiri
Yali yalayira obutasula mbuliri
abaana bazina tebebaka mbuliri
mikono wagulu eringa over night
bwebaba bazina amagulu bagagalika
indeed banyumirwa omukiri
wow obukuli nokunyumirwa
wulira wulira omuziki bwegusensera
wulira wulira obulamu webutambula
wulira wulira omusuwa kumusuwa
abaana banyumirwa omukiri